Quantcast
Channel: NTV - Turning on Your World
Viewing all articles
Browse latest Browse all 3164

Gavumenti evuddeyo ku ky’okuzimba ebizimbe ebya kkalina ku National Theatre

$
0
0
Gavumenti egamba nti mu ntekateeka eno egyakukwataganyizibwako musinga nsimbi gweganyi okwatula n’essaawa ya leero

Minisita omubeezi ow’ekikula ky’abantu Peace Mutuuzo, agamba nti eky’okuzimba ebizimbe ebya kkalina ku National Theatre y’emu ku nteekateeka za gavumenti ez’okujja Uganda w’eri kati okugituusa ku ddala eriddako mu nkulaakulana y’eggwanga.

Kinnajjukkirwa nti NTV yalaga eggulire ssabiiti ewedde, nga bannakatemba ssi bamativvu n’enteekateeka ya gavumenti eno.

Gavumenti egamba nti mu ntekateeka eno egyakukwataganyizibwako musinga nsimbi gweganyi okwatula n’essaawa ya leero 

Liveblog: 

Viewing all articles
Browse latest Browse all 3164

Trending Articles