Quantcast
Channel: NTV - Turning on Your World
Viewing all articles
Browse latest Browse all 3164

Ebikujjuko bya ssekukkulu, e Nakaseke teri kulya nnyama

$
0
0
Abavunaanyizibwa ku bisolo mu distulikiti eno, bagamba bayimiriza eby’okusala ente olwekirwadde kya Kalusu ekiri mu kitundu kino.

Abatuuze be Nakaseke bangi kirabika ebyokulya ku nnyama ku ssekukkulu babisiibudde .

Abavunaanyizibwa ku bisolo  mu distulikiti eno, bagamba bayimiriza eby’okusala ente olwekirwadde kya Kalusu ekiri mu kitundu kino.

Ente 138 zezimaze okukwatibwa mu magombolola 4 aga district era ne kalantiini eteereddwawo. Kino kirese abatuuze bebuuza kki kyebagenda okulya.

Liveblog: 

Viewing all articles
Browse latest Browse all 3164

Trending Articles