Mao era ategeezezza nga bwagenda okusisinkana Mohammed Kezaala nga ono ye ssentebe wa DP mu ggwanga awereddwa obwa Ambassador.
Omukulembeze wa DP Nobert Mao agugumbudde Pulezidenti Museveni olwokujjanga abantu mu bibiina byobufuzi nabawa emirimu, ekiraga nti talina busobozi buzimba bakulembeze.
Mao era ategeezezza nga bwagenda okusisinkana Mohammed Kezaala nga ono ye ssentebe wa DP mu ggwanga awereddwa obwa Ambassador.
Kinajjukirwa nti mu kulonda ba Minisita okwaggwa Museveni era yalonda munna DP Nakiwala Kiyingi okubeera minisita w’abavubuka
Liveblog: